1/2
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU screenshot 0
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU screenshot 1
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU Icon

OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU

CoreSolutions80
Trustable Ranking Icon
1K+下载次数
10.5MB大小
Android Version Icon4.1.x+
Android版本
2.0(10-12-2020)
-
(0 评价)
Age ratingPEGI-3
下载
详情评价信息
1/2

OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU介绍

Esswala mu Busiraamu kusinza, okukolebwa mu ngeri eyenjawulo mu biseera ebigere. Mubeeramu ebigambo

ebirina okwogerwa mu Luwalabu nga etteeka. Esswala etandika na kwasanguza nti “Allaahu akbar” (Katonda munene

ali wala wa buli kinene) n‟efundikirwa ne Salaamu nti:

“Assalaamu alaikum warahmatu Llaahi (Emirembe gibabeereko n‟okusaasira kwa Katonda)”.

Esswala eno kye kintu Katonda kye yasooka okulaalika Abakkiriza (nga amaze okulangirira nga bw‟ali Omu

atalina kimwegattako era nti ne Muhammadi Mubaka we).

Esswala kabonero ak‟enkukunala akaawula Omusiraamu ku atali Musiraamu. Asanga omuntu nga asaala, amusanze ne bw‟ataba Musiraamu amanya bumanya nti

gw‟asanze Musiraamu kye kimu amusanze mu Bulaaya,

ku Lukalu lwa Asia, mu Africa oba mu mawanga amalala.

Ebirala okugeza ennyambala, okukomola, oyinza n‟okubisanga mu mawanga n‟ebyobuwangwa by‟abantu abalala.

Okugeza, bw‟ogenda mu Bulaaya mu biseera eby‟obutiti

oyinza obutayawula bakyala Basiraamu na batali Basiraamu, sso nga mu bitundu nga Sudan, amawanga g‟Abawalabu, e Mombasa, n‟abakyala abatali Basiraamu ebiwanvu babyambala ne basiba ne ku mitwe nga bali nga

abambadde hijaabu


OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU - 版本2.0

(10-12-2020)
新特性Version 1.0

还没有评论或评分!要留下第一条评论或评分,请

-
0 Reviews
5
4
3
2
1

OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU - APK信息

APK版本: 2.0程序包: com.ebook.Esswala
Android兼容性: 4.1.x+ (Jelly Bean)
开发商:CoreSolutions80隐私政策:https://www.privacypolicygenerator.info/sample-privacy-policy-template权限:0
名称: OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU大小: 10.5 MB下载次数: 0版本: 2.0发布日期: 2020-12-10 01:09:04最小屏幕: SMALL支持的CPU:
程序包ID: com.ebook.EsswalaSHA1签名: DD:57:00:FB:D3:0C:B4:A4:59:43:48:E0:C3:87:09:74:97:00:9D:9C开发商 (CN): Android组织 (O): Google Inc.本地 (L): Mountain View国家/地区 (C): US州/市 (ST): California程序包ID: com.ebook.EsswalaSHA1签名: DD:57:00:FB:D3:0C:B4:A4:59:43:48:E0:C3:87:09:74:97:00:9D:9C开发商 (CN): Android组织 (O): Google Inc.本地 (L): Mountain View国家/地区 (C): US州/市 (ST): California